Notice: Function _load_textdomain_just_in_time was called incorrectly. Translation loading for the wordpress-seo domain was triggered too early. This is usually an indicator for some code in the plugin or theme running too early. Translations should be loaded at the init action or later. Please see Debugging in WordPress for more information. (This message was added in version 6.7.0.) in /home/dailevlo/dailystarnewsug.com/wp-includes/functions.php on line 6114
SSENTEBE WA KASAATO ZOONI KIWANA NKOYOYO AKUNZE ABAVUBUKA MU BUGANDA OKWETANIRA ENTEEKATEEKA ZA Z'OBWAKABAKA - dailystarnews

SSENTEBE WA KASAATO ZOONI KIWANA NKOYOYO AKUNZE ABAVUBUKA MU BUGANDA OKWETANIRA ENTEEKATEEKA ZA Z’OBWAKABAKA

Ssentebe  wa Zooni ya Kasaato mu Muluka gwa Kisenyi II , mu Kampala Central Kiwana Nkoyoyo ayozayoza Ssaabasajja Ronald Muwenda Mutebi II okutuuka ku matikira ge ag’omulundu ogwa 30 era nateegeza nti bukya atuula ku Namulonda obuganda bukulakulanye kinene wadde wabaddewo ebisomoza.

Nkoyoyo agamba nti abaganda naddala abavubuka basanye betanire nnyo enteekateeka za gavumenti ya Kabaka gamba nga okwenyigira mukulima emwanyi nobulunzi berekere awo okutunda ettaka bakadde babwe lyebaba babalekedde.

Era akunga abavubuka balekere awo okunyoma emirimu kuba kati mu ggwanga buli mulimu gwokola guvaamu ssente olwkatale akanene akaliwo.

Yebazizza Kabaka okuteekawo enkulakulana gamba nga amasomero namatendekero agawagulu okuli nagasomesa ebyemikono ate ayaniriza enteekateeka ya Buganda eyokuzimba eddwaliro gagadde okunabeera netendekero ly’abasawo.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *